Add parallel Print Page Options

(A)Ye yekka abamba eggulu
    era n’atambulira ku mayengo g’ennyanja.
(B)Ye mukozi wa Nabaliyo, entungalugoye ne Kakaaga,
    n’ebibinja eby’emunyeenye eby’obukiikaddyo.
10 (C)Akola ebyewuunyo ebizibu okunnyonnyola,
    n’akola n’ebyamagero ebitabalika.
11 (D)Bw’ayita we ndi sisobola kumulaba,
    bw’ampitako, sisobola kumutegeera.

Read full chapter